Toptube Video Search Engine



Title:Jose Chameleone - NZIGULIRA (Official Video)
Duration:03:29
Viewed:192,458
Published:09-06-2024
Source:Youtube

Jose Chameleone - Nzigulila (Official Music Video) Audio: Audio One, Paddyman ---------------------------------- Follow Jose Chameleone: Instagram: https://www.instagram.com/jchameleon/ TikTok: https://www.tiktok.com/@jchameleone Facebook: https://www.facebook.com/josechameleone Twitter: https://x.com/JChameleone ---------------------------------- Lyrics: Ooh oh ah (Cha)Meleone na Paddy Man Ooh oh ah (Cha)Meleone, na Paddy Man Nali mmanyi alina ensimbi Azigattako emikwano nga mingi, eh Nti oyo aba takyajeera Aba n'emikisa gye ng'era takyakeera Nebwayoya akawumbi Kabeera mu nsonda wali mu kisenge Naye kati kyenzudde emirembe n'obulamu biba mu Katonda Kati kati natadde ebyokunsi siivulubane Kannoonye Lugaba anjune anzijukire Ssebo nga tolina Katonda Nebwoba n'emmaali tolina Katonda obulamu bunyiga Nsaba onnyanukule Nina ebibuuzo bingi nsaba onzigulire (nsabye onnyanukule) Emirimu gy'emikono gyange Ayi Mukama nga mulimu emisanvu mingi (nsabye onnyanukule) Ebikuba obulamu bingi Mulimu Iwennemererwa era (nsabye onnyanukule) Kati kangoberere amakubo go ebintu bikyuke (nsabye onnyanukule) Waliwo Iwendulunkana mu bulamu Ng'olwo nnoonya ekigulira Magala eddiba Sonyiwa taata Bingi tukola tuteekamu tetwenkanya Minzaani tuzikyambuwa Ne byetutunda tebikyawera tupambana Abantu baluvu Ebibyo babisuulawo Mukama Nsaba mpanirira Mpanula ng'onzizaayo mu makubo go nnamula Omukisa gwange nagwo gumpe N'ebirime byange obifukirire Nsaba onnyanukule Nina ebibuuzo bingi nsaba onzigulire (nsabye onnyanukule) Emirimu gy'emikono gyange Ayi Mukama nga mulimu emisanvu mingi (nsabye onnyanukule) Ebikuba obulamu bingi Mulimu Iwennemererwa era (nsabye onnyanukule) Kati kangoberere amakubo go ebintu bikyuke (nsabye onnyanukule) Waliwo Iwendulunkana mu bulamu Ng'olwo noonya ekigulira Magala eddiba Sonyiwa taata Bingi tukola tuteekamu tetwenkanya Minzaani tuzikyambuwa Ne byetutunda tebikyawera tupambana Abantu baluvul Ebibyo babisuulawo Mukama Nsaba mpanirira Mpanula ng'onzizaayo mu makubo go nnamula Omukisa gwange nagwo gumpe N'ebirime byange obifukirire Nsaba onnyanukule Nina ebibuuzo bingi nsaba onzigulire (nsabye onnyanukule) Emirimu gy emikono gyange Ayi Mukama nga mulimu emisanvu mingi (nsabye onnyanukule) Ebikuba obulamu bingi Mulimu Iwennemererwa era (nsabye onnyanukule) Kati kangoberere amakubo go ebintu bikyuke (nsabye onnyanukule) #josechameleone #nzigulira #OfficialVideo Copyright (C) 2024 Leone Island Music.



SHARE TO YOUR FRIENDS


Download Server 1


DOWNLOAD MP4

Download Server 2


DOWNLOAD MP4

Alternative Download :